Salmos 118

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ (LUG)

1 Mwebaze Mukama, kubanga mulungi;

2 Kale Isirayiri ayogere nti,

3 N’ab’ennyumba ya Alooni boogere nti,

4 Abo abatya Mukama boogere nti,

5 Bwe nnali mu nnaku empitirivu, nakoowoola Mukama,

6 Mukama ali ku ludda lwange, siriiko kye ntya.

7 Mukama ali nange, ye anyamba.

8 Kirungi okwesiga Mukama

9 Kirungi okuddukira eri Mukama

10 Ensi zonna zanzinda ne zinneebungulula,

11 Banneebungulula enjuuyi zonna;

12 Bankuŋŋaanirako ne banneebungulula ng’enjuki;

13 Bannumba n’amaanyi mangi, ne mbulako katono okugwa;

14 Mukama ge maanyi gange, era lwe luyimba lwange,

15 Muwulire ennyimba ez’essanyu ez’obuwanguzi,

16 Omukono gwa Mukama ogwa ddyo gugulumizibbwa;

17 Sijja kufa, wabula nzija kuba mulamu,

18 Mukama ambonerezza nnyo,

19 Munzigulirewo emiryango egy’obutuukirivu,

20 Guno gwe mulyango omunene ogwa Mukama,

21 Nkwebaza kubanga onnyanukudde

22 Ejjinja abazimbi lye baagaana lye

23 Kino Mukama ye yakikola;

24 Luno lwe lunaku Mukama lw’akoze;

25 Ayi Mukama tukwegayiridde, tulokole,

26 Alina omukisa oyo ajja mu linnya lya Mukama.

27 Mukama ye Katonda,

28 Ggwe Katonda wange, nnaakwebazanga;

29 Mwebaze Mukama kubanga mulungi,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado

Estude este capítulo no WhatsApp

Peça à IA da Bíblia Fala para explicar Salmos 118, comparar traduções ou montar um estudo — tudo direto pelo WhatsApp.