Salmos 49

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ (LUG)

1 Muwulire mmwe amawanga gonna,

2 Ab’ekitiibwa n’abakopi, abagagga n’abaavu, mwenna;

3 Kubanga ebigambo by’omu kamwa kange bya magezi,

4 Nnaakozesanga ebikwata ku ngero,

5 Siityenga ne bwe nnaabanga mu buzibu;

6 abantu abeesiga obugagga bwabwe

7 Ddala ddala, tewali muntu ayinza kununula bulamu bwa munne,

8 Kubanga omuwendo ogununula obulamu munene nnyo,

9 alyoke awangaale ennaku zonna

10 Kubanga n’abantu abagezi bafa;

11 Entaana zaabwe ge ganaabanga amaka gaabwe ennaku zonna;

12 Omuntu tabeerera mirembe gyonna, ne bw’aba mugagga atya,

13 Ako ke kabi akatuuka ku beesiga ebitaliimu,

14 Okufaanana ng’endiga, bateekwa kufa;

15 Naye Katonda alinunula emmeeme yange mu magombe,

16 Omuntu bw’agaggawalanga n’ekitiibwa ky’ennyumba ye nga kyeyongedde,

17 kubanga bw’alifa taliiko ky’alitwala, wadde n’ekitiibwa kye tekirigenda naye.

18 Newaakubadde nga mu bulamu yeerowoozaako ng’aweereddwa omukisa

19 kyokka alikka emagombe eri bajjajjaabe,

20 Omuntu omugagga naye nga simutegeevu tabeerera mirembe gyonna,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado

Estude este capítulo no WhatsApp

Peça à IA da Bíblia Fala para explicar Salmos 49, comparar traduções ou montar um estudo — tudo direto pelo WhatsApp.