Salmos 90

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ (LUG)

1 Ayi Mukama, obadde kifo kyaffe eky’okubeeramu

2 Ensozi nga tezinnabaawo,

3 Omuntu omuzzaayo mu nfuufu,

4 Kubanga emyaka olukumi,

5 Obeera n’obamalirawo ddala nga bali mu tulo otw’okufa.

6 Ku makya guba munyirivu,

7 Ddala ddala obusungu bwo butumalawo,

8 Ebyonoono byaffe obyanjadde mu maaso go,

9 Ddala ddala tumala ennaku z’obulamu bwaffe zonna ng’otunyiigidde;

10 Obungi bw’ennaku zaffe gy’emyaka nsanvu,

11 Ani amanyi amaanyi g’obusungu bwo?

12 Otuyigirize okutegeeranga obulungi ennaku zaffe,

13 Ayi Mukama, komawo gye tuli. Olitusuula kutuusa ddi?

14 Tujjuze okwagala kwo okutaggwaawo ku makya,

15 Tusanyuse, Ayi Mukama, okumala ennaku nga ze tumaze ng’otubonyaabonya,

16 Ebikolwa byo biragibwe abaweereza bo,

17 Okusaasira kwo, Ayi Mukama Katonda waffe, kubeerenga ku ffe,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado

Estude este capítulo no WhatsApp

Peça à IA da Bíblia Fala para explicar Salmos 90, comparar traduções ou montar um estudo — tudo direto pelo WhatsApp.