Provérbios 28

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ (LUG)

1 Abakozi b’ebibi badduka nga tewali abagoba,

2 Eggwanga bwe lijeema, liba n’abafuzi bangi,

3 Omufuzi anyigiriza abaavu,

4 Abo abava ku mateeka ga Mukama batendereza aboonoonyi,

5 Abantu abakozi b’ebibi tebategeera bwenkanya,

6 Omuntu omwavu atambulira mu butuukirivu,

7 Oyo akuuma amateeka ga Mukama mwana eyeegendereza,

8 Ayongera ku bugagga bwe mu bukumpanya,

9 Atassaayo mwoyo kuwulira mateeka ga Mukama,

10 Buli akyamya abatuukirivu mu kkubo ebbi,

11 Omugagga alowooza nti mugezi,

12 Abatuukirivu bwe bawangula wabaawo okujaguza okw’amaanyi,

13 Oyo akweka ebibi bye, talifuna mukisa kukulaakulana,

14 Alina omukisa omuntu atya Mukama ebbanga lyonna,

15 Ng’empologoma ewuluguma oba eddubu eritiisatiisa,

16 Omufuzi nantagambwako tafuga na bwenkanya,

17 Omuntu alumirizibwa olw’okutta munne,

18 Omuntu atambulira mu bugolokofu alinunulibwa talibeerako kabi,

19 Omuntu alima ennimiro ye aliba n’emmere nnyingi,

20 Omusajja omwesigwa aliweebwa emikisa mingi,

21 Okuttira abantu ku liiso ng’osala emisango si kirungi,

22 Omusajja omukodo yeegomba okugaggawala,

23 Oyo anenya omuntu, oluvannyuma aliganja,

24 Buli anyaga kitaawe, oba nnyina,

25 Omuntu ow’omululu aleeta oluyombo,

26 Eyeesiga omutima gwe, musirusiru,

27 Agabira abaavu talibaako ne kye yeetaaga,

28 Abakozi b’ebibi bwe babeera mu buyinza, abantu beekweka,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado

Estude este capítulo no WhatsApp

Peça à IA da Bíblia Fala para explicar Provérbios 28, comparar traduções ou montar um estudo — tudo direto pelo WhatsApp.