Salmos 22

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ (LUG)

1 Katonda wange, Katonda wange, lwaki onjabulidde?

2 Ayi Katonda wange, emisana nkukoowoola, naye tonnyanukula;

3 Songa ggwe Mutukuvu atudde ku Ntebe,

4 Bajjajjaffe baakwesiganga;

5 Baakukoowoolanga n’obalokola;

6 Naye nze ndi lusiriŋŋanyi, siri muntu;

7 Bonna abandaba banduulira,

8 “Yeesiga Mukama;

9 Naye ggwe wanziggya mu lubuto lwa mmange,

10 Olwazaalibwa ne nteekebwa mu mikono gyo;

11 Tobeera wala nange,

12 Zisseddume nnyingi zinneetoolodde,

13 Banjasamiza akamwa kaabwe

14 Ngiyiddwa ng’amazzi,

15 Amaanyi gampweddemu, gakaze ng’oluggyo;

16 Abantu ababi banneetoolodde;

17 Amagumba gansowose nnyinza n’okugabala.

18 Bagabana engoye zange;

19 Naye ggwe, Ayi Mukama, tobeera wala nange.

20 Omponye okuttibwa n’ekitala;

21 Nzigya mu kamwa k’empologoma,

22 Nnaategezanga ku linnya lyo mu booluganda;

23 Mmwe abatya Mukama, mumutenderezenga.

24 Kubanga tanyooma kwaziirana

25 Mu ggwe mwe muva ettendo lyange mu kibiina ekinene, ne nkutendereza olw’ebyo by’onkoledde.

26 Abaavu banaalyanga ne bakkuta,

27 Ensi zonna zirijjukira

28 Kubanga obwakabaka bwonna bwa Mukama,

29 Abagagga bonna ab’omu nsi balirya embaga, ne bamusinza.

30 Ezadde lyabwe lirimuweereza;

31 N’abo abatannazaalibwa

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado

Estude este capítulo no WhatsApp

Peça à IA da Bíblia Fala para explicar Salmos 22, comparar traduções ou montar um estudo — tudo direto pelo WhatsApp.