Isaías 29

Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™ (LUG)

1 Zikusanze ggwe Alyeri,

2 Wabula ndizingiza Alyeri,

3 Ndikuba olusiisira okukwetooloola wonna,

4 Olikkakkanyizibwa era olyogera ng’oli mu ttaka,

5 Naye abalabe bo abangi

6 Amangwago mu kaseera katono Mukama Katonda ow’Eggye alikukyalira

7 Awo ebibinja by’amawanga gonna ebirwana ne Alyeri birimulumba,

8 ng’omuntu alumwa enjala bw’aloota ng’alya

9 Muwuniikirire era mwewuunye

10 Mukama akuwadde otulo tungi,

11 Okwolesebwa kuno kwonna tekulina makulu gy’oli okuggyako okuba ebigambo ebissibwako akabonero mu muzingo. Omuzingo bw’oguwa omuntu, asobola okusoma n’omugamba nti, “Nkwegayiridde kino kisome,” ajja kukuddamu nti, “Sisobola, kuliko akabonero.”

12 Oba omuzingo bw’oguwa omuntu atasobola kusoma, n’omugamba nti, “Nkwegayiridde kino kisome,” ajja kukuddamu nti, “Simanyi kusoma.”

13 Mukama agamba nti,

14 Noolwekyo, laba ŋŋenda kwewuunyisa abantu bano.

15 Zibasanze abo abakola kyonna kye basobola

16 Mufuula ebintu

17 Mu kiseera kitono, Lebanooni tekirifuulibwa nnimiro ngimu,

18 Mu biro ebyo abaggavu b’amatu baliwulira ebigambo by’omuzingo,

19 Abawombeefu balisanyukira mu Mukama nate,

20 Weewaawo asinga obubi aliggwaawo,

21 abo abakozesa ebigambo okufuula omuntu omusobya,

22 Noolwekyo Mukama eyanunula Ibulayimu bw’ati bw’ayogera eri ennyumba ya Yakobo nti,

23 Bwe baliraba omulimu gw’emikono gyange mu baana baabwe,

24 Abo abaabula mu mwoyo balifuna okutegeera,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado

Estude este capítulo no WhatsApp

Peça à IA da Bíblia Fala para explicar Isaías 29, comparar traduções ou montar um estudo — tudo direto pelo WhatsApp.